Abakuba Amayinja Babamazeeko Eddembe

0
751

Abatuuze be Jjanyi mu Tawuni kanso ye Kajansi e Wakiso bali mukusattira lwa ba China abakuba amayinja oba kiyite baluuti ezaamanyi zebagamba nti zibasuzza bakukunadde nga lumonde mu bikata . Abatuuze bagamba mu kubwatuka kuno bafiiriddwa bingi nga yessaawa babayirire ensimbi zebintu ebyonooneddwa.

TagsJjanyi