Ab'akuumaddembe Boolekedde Buddu, Ettemu Libadde Lisusse Mu Kitundu

0
533

Abakulu mu police basisiidde Masaka okulaba engeri gyebamalawo ettemu erizzeemu okusitula obuto enkundi. Abantu abazze batemulwa e Masaka okuva mu mwaka oguwedde kati bakunukkiriza mu 30 naye ng’ababatemula tebamanyidwa nga kati baatandise na kukozesa mmundu.

TagsMasaka