Abakyala Bafungizza mu Nzikiriza

0
740

Abakyala bazze bawaguza mu bintu eby’enjawulo ebyalowozebwanga nti basajja bebakikola. Bu byo mwemuli n’okuwereeza mu masinzizo. Mu kujaguza olunaku lw’abakyala twogeddeko n’abamu ku bakyala abaweereza mu nzikiriza nebatubuulira ekyabasikiriza, ebirungi ebikirimu n’okusoomoozebwa kwebasanze.