Abalina Emize Elly Tumwine Waakubagolola

0
668

Ssabiiti ewedde president Museveni yakoze enkyukakyuka mu kitongole kya Poliisi ne Minisitule y’ebyokwerinda n’akwata ku nkoona eyabadde Ssaabaduumizi wa Poliisi general Kale Kayihura n’abadde Minisita webyobutebenkevu Henry Tumukunde. Kibalizi John asisinkanye minister omulonde ow’obutebenjevu, Gen Elly Tumwine n’amugamba nti ye ne banne beetaaga essaala n’obuwagizi bwa Bannayuganda bonna okulongoosa ebyokwerinda.