Abalunda Embuzi Z'amata Banoga Nsimbi

0
1027

Amaka g’abakadde e Luweero mu Bulemeezi abegumbulidde ogw’okulunda embuzi z’amata kati emyaka 5 basambira mabega nga janzi anti obwavu nendya embi babifuula lugero mu maka gaabwe. Bagasseeko nti, embeera yabwe ekyukidde ddala anti banywa ku tuta nga ate nensimbi zibasanga ku kakeeka