Abapoliisi Babiri Bakwatiddwa lwa Kwekobaana Kubba Ttaka

0
970

Poliisi ye Kasangati ekutte abasirikale babiri nebaggalira nga ebalanga kwegatta kubagagga nebatulugunya abantu nga bagaala okubagoba ku ttaka lyabwe. Bino bibadde wali e Busukuma mu Gombolola ye Busukuma abatuuze gyebabakaligidde emiggo nga babalanga okweremeza ku ttaka erigambibwa nti lya mugagga w’omu Kampala Moses Kalunji yeyaligula.