Abasajja Mukomye Okuwuttula Abakazi – Museveni

0
940

President Yoweri Museveni alagidde ebitongole ebikuumaddembe okuwenja abatemu ababiri abaatoloKa mu kkooti e Masaka ne beeyokya ensiko nga naguno gwaka tebamanyiddwako mayitire. M7 asinzidde ku mikolo gy’olunaku lw’abakyala olukwatiddwa e Mityana n’agambye nti obunafu obubadde mu poliisi bwayise kawuukuumi era bwebukyalemesezza n’okukwata abatemu abalala abakyalya obutaala abaze batta abantu mu Uganda.