Abasawo Baleese Ennongoosa Etalumya

0
399

Uganda yegasse ku mawanga agakula edda agetanide technologiya mu byobujanjabi ali ku mutindo nadala mukujanjaba endwadde abasinga zebalowooza nti balina kubeera nazo lubererera. Mu nkola eyatongozedwa olunaku lwegulo, abalwadde abasoba mu 10 amaze ebbanga nga tebatuula, bafulumye theatre nga basoba n’okudduka emisinde.