Abasibe Abaatoloka mu Kkooti e Masaka Tebannalabika

0
833

Okutya kweyongedde mu bitundu by’e Masaka oluvannyuma lw’abasibe babiri okutoloka, bwebaabadde batwaliddwa ku kkooti e Masaka. Bannamasaka bazzeemu okusula ku tebukye oluvannyuma lw’abasibe bibiri okutoloka ku basirikale abakuuma amakomera mu kkooti e Masaka ne beesogga ensiko era nga na buli kati tebannaddamu kukubibwako kyamulubaale.

More News