Abasibe Batolose mu Kkooti Nebabulawo

0
598

Wetujjidde ku mpewo nga poliisi, amagye n’abakuumi b’amakomera e Masaka bali ku kibira bawenja abasajja ababiri abatolose mu kkooti enkulu ne beeyokya ensiko. Bombiriri bano okuli Musa Galiwango Muhammad kiddawalime baakwatibwa gyebuvuddeko nga bavunaanibwa gwa kutta bantu n’ebijambiya mu district y’e Lwengo ne Bukomansimbi.