Abasomesa Bakeera Kunyumya Mboozi mu Massomero e Tororo

0
268

Amasomero 36 gegali mu katyabaga mu disitulikiti y’e Tororo, ngentabwe eva kunsonga yokuba nti tebakyafuna nsimbi za bonna basome okuva mu Gavumenti, nga kigambibwa nti byava kunsonga y’okugwa ebibuuzo. Amasomero agakoseddwa gonna ga pulayimale,Ku ssomero lya kasipodo primary School erimu ku gakoseddwa, abayizi tebannasomako okuva olusoma luno bwerwatandika ng’abasomesa n’abazadde bakoseddwa kyenkanyi..