Abatemu Bakwatiddwa e Masaka

0
718

Police e Masaka ekutte abantu musanvu okuli n’omuslikale wa UPDF akolera mu nkambi y’e Butyaaba ababede batigomya bannabuddu n’omudumo gw’emundu. Omusanvu bano ababkwatiddwa nga kati batemera mabega wa mitayimbwa mu komela ly’amagye ely’e Makindye basangiddwa n’emunddu bbiri n’amasasi 100 era kiteberezebwa nti bano balina akakwatte ku butemu okwakolebwa e Rakai ne Sembabule ne mufiilamu abantu basatu ku ntandikwa y’omwezi guno.

TagsMasaka