Abavubuka Banyiivu Lwa Ddembe Lyabwe

0
413

Abavubuka mu bitundu by’e Bukedi balaze obutali bumativu eri abakulembeze n’abazadde bebalumiriza okulinnyirira eddembe lyabwe mu nnyo ery’okwogera n’okufuna obuyigiirize. Abalwanirira eddembe ly’obuntu bagamba nti kibi nnyo okutunuulira abavubuka bano ng’abatamanyi ddembe lyabwe.

TagsYouth