Abawuzi N'abaddusi BA Uganda e Australia

0
473

Ebula enaku emusanvu empaka z’emizannyo egigatta amawanga agaaliko amatwale ga Bungereza zitandike mu ggwanga lya Australia. Ekibinja kyabazannyi abanakiikirira Uganda ekisooka kyatuuka dda mu ggwanga lino era bali mukutendekebwa. Omusasi waffe Aisha Nassanga ali mu nkambi ya tiimu eno mu Australia era olwalero atunuulide enteekateeka yabawuzi nabaddusi.