Abazigu Balumbye Poliisi mu Kiro

0
623

Abaserikale ba poliisi y’e Kabowa Kabowa mu Ggombolola y’e Lubaga bafumitiddwa ebiso abazigu bwebalumbye eno mu kiro ekikeesezza olwaleero. Olutalo luno lufiiriddemu n’omuntu wa bulijjo omu abadde ku bibye.