Ab'e Tororo Beewongeredde Eri Katonda, Baagala Ssentebe Omupya

0
378

Abobuyinza mu Distulikiti ye Tororo basazeewo kwegayirira Katonda nga bayita mu kusaba n’okusiiba nabo basobole okuddamu okulonda Sentebe wa Distulikiti. Bano bagamba nti bakanyiza kwetaba mu nkiiiko okulaba nga bafuna sentebe nga nolumu bagendako newomukulembeeze wegwanga naye byonna bakyakotokedde Busa, bekikwatako bakyaganye okubategekera okulonda.

TagsTororo