Ab'oludda Oluvuganya Bawanda Muliro ku Byokwerinda

0
854

Namukadde ow’emyaka 59 mwennyamivu bya nsusso olwa abeeyise abakozi b’ekitongole ky’enguudo ki UNRA okulumba akazigo ka muwala we mu matumbi budde nebakaaza oluvannyuma nebakuuliita n’obukadde bwensimbi obusoba mu mwenda n’endagaano z’ebintu bya family ye eby’enjawulo. Ono agamba nti ensimbi zino abadde yaziteresa muwala we olw’okutya nti abazigu baali bayinza okumulumba, ng’abadde ateekateeka kwezimbira mizigo gya bapangisa esatu gimuyambeko okweyimirizaawo.