Akabenje Kayingidde Poliisi e Mukono

0
483

Loole y’amagye ga UPDF eyingiridde ekizimbe kya Poliisi ye Mbalala kulugudo lwe Jinja mu disituliki ye Mukono nereka nga omusirikale omu kwabo ababadde basula mu kizimbe kino wamu ne famire ye nga kwotadde no musibe omu bakoseddwa byansusso ate nga abasibe abalala 3 babinyisse munsuwa. Akabenje kano kigambibwa nti kavudde ku mugoba wa loole eno namba H4DF 1285 okuba nga abadde avuga ndiima kwe kumulemerera bwatyo nagiyingiza ekizimbe kya poliisi.