Amagye Gaakuteendeka Ba ‘Crime Preventer’

0
363

Oluvannyuma lwa Pulezidenti Museveni okussa ababadde abayambi ba poliisi mu ggye ezzizibi, abantu bangi baasigadde beebuuza engeri gyebagenda okukolamu emirimu gyabwe. Olwaleero omwogezi w’eggye lya UPDF, Brig. Richard Karemire agambye nti bateeseteese dda ekifo ky’abantu bano abagenda okubegattako essaawa yonna, gyebagenda okutenderwa.