Amakubo Gafuuse Amakubo e Nakaseke

0
451

Entambula yebidduka esannyaladde mu gombolola ye Wakyato ku luguudo oluva eLuweero okudda e Ngoma lwa nkuba efudemba okwonoona ekkubo lino. Ekkubo lino bwoliyitamu oyinza okugamba kati mpompogoma zennyini oba ennyanga za Walumbe e Ttanda kubanga n’abagoba bedidduka bayita mu makubo agewala gebagamba nti nago gabafiiriza nnyo.