Amasomero Agatasaana Ggagaddwa e Jinja

0
940

Amasomero agasoba mu 10 gegaggaddwa mu disitulikiti y’e Jinja mu kikwekweto kyekiggalamasomero ekigenda mu maaso mu ggwanga. Wabula ye omulambuzi wamasomero mu disitulikiti y’e Jinja Eria Kisambira asanze akaseera akazibu era awonye okugajambulwa abakulira amasomero lwakuggala masomero gaabwe mu kyebayita obukyamu.