Ba Crime Preventers Kati Ggye Zzibizi – Museveni

0
777

Pulezidenti Museveni asanguddewo endowooza ya Bannayuganda abamu nti abayambi ba poliisi abamanyiddwa nga ba crime preventers baali bantu ba Gen Kale Kayihura eyagobwa ku buduumizi bwa poliisi gyebuvuddeko. Museveni akakasizza era nti ba crime preventers kati bali ku ggye ezzibizi erye ggwanga, UPDF.