Ba ‘Maragoli’ Wali Obawuliddeko?

0
1104

Abantu abamanyiddwa nga Maragoli bawanjagira gavumenti ebalowoozeeko kuba bakooye okusosolwa buli kiseera nga kati nokufuna empeereza kifuuse kizibu. Bagamba nti gavumenti tekomye ku kubamma ndanga muntu yokka, bakoseddwa byansuso nga kati abaana babwe ebyokusoma bikonzibye ng’emirimu emirala. Abamaragoli bgambibiwa okuba nga baava mu Kenya emyaka mingi egiyise.