Bebayita Abalogo Bagamba Fitina

0
906

Famile y’abantu 36 ekonkomalidde ku kitebe ky’eggombolola y’e Oleba mu disitulikiti y’e Maracha okumala kati sabbiiti 2 oluvannyuma lw’obukuubagano obwava ku ttaka, nebabagoba webaali babeera nebabatiisa n’okubatiisa nti bwebatavaawo kajja kubajjuutuka. Bwebaalaba bitabuse nebasalawo okwetegula ssi kulwa nga babatuusaako obuvune lwa ttaka. Kati baagala abobuyinza babayambe bafune obwenkanya.