Beti Kamya ne Beti Nambooze Katta Beekube

0
1058

Minisita wa Kampala Beti Olive Namisango Kamya n’omubaka w’eKibuga mukono Betty Nambooze Bakireke balidde matereke era kata ebifuba bibabugumire mu studio ya NBS, nga bannyonnyola ebikwata ku nteekateeka z’okugaziya Kampala.
Ba betty bombi bawanyisiganyizza ebisongovu nga Nambooze akakasa nga gav’t bwerina ebigendererwa ebijjako abantu ettaka lyabwe olwo eriwe abasiga nsimbi.
Salma Namwanje n’ebisingawo.