Dr. Cyprian Kizito Lwanga Ajaguzza Emyaka 20 Egy'obusumba

0
471

Libadde ssanyu ggyereere ng’abakristu bajaguza ngha bwegiweze emyaka 20 nga ssabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Dr. Cyprian Kizito Lwanga ajaguza emyaka 20 mu bwepisikoopi. Emikolo gino Dr. Lwanga agitutte mu ssaza lya Kasana Luweero gyeyasookera okuweereza ng’omwepisikoopi. Mu mwaka gwa 1997.