Ebifo Ebirabirira Abaana Biri Bubi

0
325

Wali weebuzizzaako kiki ekiddako eri abaana b’omuntu oba ab’oluganda singa omuntu oyo aba asaliddwa omusango gw’okufa oba okusibwa obulamu bwe bwonna mu kkomera? Omuntu singa ab’asaliddwa ogw’okufa oba okusibwa amayisa ,abaana be basigala mu nnaku anti okufaanana ne bamulekwa basigala mu bulabirizi bwa benganda ate nabamu okusosolwa naddala ssinga muzadde waabwe aba yavunaanibwa gwa butemu. Omusasi waffe Namajja Irene alondodde abaana baabamu ku basibe bano nebanyumyamu.