Ebyokuggala Nalufenya Ssi Bituufu

0
292

Ekitongoole kya poliisi kisambajje amawulire agasaasanidde eggwanga nti ssaabadumizi wa poliisi omujja Martin Okoth Ocwora aggaddewo ekkomera lye Nalufenya gyekuumira beeteebereza okuzza emisango emikambwe. Nalufenya kye kimu ku bifo kati ebisinga okutiibwa olw’engeri abatwalibwayo gyebayisibwamu.