Eddwaliro Ly'e Arua Likubiddwa Enkata
Eddwaliro lya Gavumenti erye Arua lifunye okudduukirirwa n’ebintu ebikozesebwa mu woodi ez’enjawulo. Ebintu okuli ebitanda by’abalwadde, ebizaalirwako, obutimba bw’ensiri, amasuuka n’ebintu ebirala by’ebiwereddwayo aba NSSF mu kawEefube w’okutumbula ebyobulamu.