Eky'okugaziya Kampala, Bannabyabufuzi Mwebuuzizza ku Buganda?

0
817

Abakulembeze b’omu Kampala n’ebitundu ebirala ebigenda okutambulira mu nteekateeka empya eya Kampala balina endowooza za njawulo ku nteekateeka eno ng’abamu bagamba nti ezze kuwa Gavt kyanya kwezza bibuga ate ng’abalala balowooza nti yandibadde yatandika dda. Enteekateeka eno yaggwa dda nga balinze president Museveni kusalawo minisitule mwegwa.