Ekyoto: Biki Ebiyitibwamu Okukola Ensinzizo?

0
842

Kumpi buli lukya wabeerawo esinzizzo erigulibwaawo ate wano mu masekati wo kisusse otuuka nokwebuuza oba tewaliwo mateeka omuntu galina okutukiriza nga tannaba kugulawo sinzizzo anti gameruka nga butiko. Oluvayuma lw’okutunulirira embeera eno ku Kyoto tusazeewo twebuuze mitendera ki egirina okugobererwa nga tonnaba kugulawo sinzizzo lyona?