Ekyoto: Ebya "Home Work" Bikukolera?

0
364

Homework bye bibuuzo ebiwebwa abayizi ku masomero okukolera ewaka buli lunaku nga abasomesa bagala bibayambe okwejukanya kwebyo byeba basomye mu kibiina beyongere okubyekenenya. Abayizi abamu babawa bitono ate abalala ne babawa bingi nga basinziira ku kibiina omwana mwaba ali, okimanyi nti naba nasale ensangi zino nabo babawa kyemwakazaako Home work.? Naye bo abasomesa abagaba Home work bamanyi abamukola? Yensonga lwaki Wano ku Kyoto kya leero tubuza abazadde bebakola homework oba baana.