Emisaala Gy'abakozi ba Gavumenti Mitono?

0
432

Ebibiina ebirwanirira eddembe lyabakozi mu ggwanga biwadde gavumenti nsaleesale wa nnaku kyenda ng’emaze okubongeza ssente ezeemala mu misala nensako oba si kyo baakwekalakaasa. Ebibiina byabakozi bino ebyegattira mu mukago ogwawamu ogwa National Organisation of Trade Union bigamba obusente obwabongezeddwako butono nga bugenda kuggweera mu musolo.