Endoolito Mubakulembera Ekibuga

0
1005

Akakiiko akalondoola entambuza y’emirimu mu KCCA ku mulundi gwako ogusoose kakunyizza nankulu wa KCCA JenniffER Musisi ku nsonga eziwerako ezikwata ku ntambuza y’emirimu mu kcca Akakiiko kano keebuzizza lwaki emirimu gya KCCA gisinga tegirangibwa mu mawulire nga bwekirina okubeera olwo abakulu nebagiwa abao beeeberondedde awatali kusooka kubuuzibwa nakuvuganya.