Enkayaana mu Ttaka e Wakiso

0
1029

Wadde nga President Museveni yatekawo akakiiko okunonyereza ku mirerembe gyettaka mu ggwanga, kino tekirolobedde mivuyo kugenda maaso. Entebbe mu Wakiso abantu abali eyo mu 500 bebasuliridde okugobwa kuttaka oluvanyuma lw’emivuyo egyaggyawo mu bwananyini ku ttaka kwebatudde.