Enkuba Etaataaganyizza Abayizi

0
418

Enkuba efudemba ennaku zino egotaanyizza ebyenjigiriza mu district y’e Luuka olw’abayizi okusiiba awaka anti ku masomero teri bizimbe mwebasomera. Okusinzira ku akulira ebyenjigiriza mu district ye luuka francis Kayunzi, ku masomero 88 aga primary gebalina, amasomero 6 gokka gegalina ebibina ebimala abayizi ekintu ekikosezza omutindo gw’ebyenjigiriza.

TagsFloods