Enkumba Erumbye Amayumba mu Kampala

0
582

Amataba agazinzeeko ebyalo mu bitundu bye Nakawa gawaliriza abantu okkudduka mukitundu era bangi tubasanze batandise okubundabunda nga tebalaba wakwegeka luba. Abasinze okukosebwa bebawangalira ku kyalo Ssekabanja mu muluka gwe Kigoowa okumpi n’oluguddo lwa Nothern bypass.