Ettemu e Ssembabule n'e Rakai

0
489

Abazigu abatanategerekeka bazzeemu okukuba police ekimmooni ne balumbagana abantu mu bbendobendo ly’e Masaka ne babatigomya okukakana ng’abamu baluguzeemu obulamu. Abantu abawangalira eno bagamba nti kiyinzika okuba nga byonna biva kubasibe ababiri abatolose nga baleteddwa ku kooti e Masaka.