Ettemu mu Luweero

0
563

Abatuuze b’e Luweero mu zone y’a Kalongo-Miti baguddemu ekikagambwa oluvannyuma lw’okusanga ekiwuduwudu ky’omulambo gw’omuntu eyatemuddwa mu bukambwe mu mmwanyi za mutuuze munnaabwe. Omulambo gw’omuntu ono guzuliddwa omukadde akedde okutwala ente ku ttale n’atemezmya ku ssentebe wekintu asitukiddemu bunambiro natemyakoPolize okuva e Luweero naye ayise poliisi etuukiddewo okulaba ogubadde.