Gavumenti Eyimirizza Okugema Obulwadde Bwa Hepatitis B

0
470

Gav’t eyimirizza mbagirawo amalwaliro gobwanayinyi okugema ekirwadde kya Hepatitis B era negalagirwa eddagala eribaddeyo likomezebwewo mu kitogole ekivuannyizibwa ku ddagala ekya National Drug Authority. Sabiiti ewedde ekitongole ekivunanyizibwa ku mutindo gwe ddagala akya National Drug Authority kyakwata eddagala effu eryaali likozesebwa okugema abantu obulwadde buno nga kyagoberera ebikwekweto byekyakola mu bitundu ebyenjawulo.