Gavumenti Yaakukola ku Mirimu

0
387

Government eri munteeka teeka yokulaba nga buli muvubuka abaako kyakola nga bayita mu bukugu obwenjawulo buli muvubuka bwalina. Mu kino gavumenti yaakulaba nti ebangula abavubuka mu mirimu egyetaaga obukugu obwenjawulo kisobozese abavubuka bano okufuna emirimu n’okwewala okuginnoonya.