Kabaka Akatemye Abatakkiriza mu Buwangwa

0
572

Ssaabasajja Kabaka alabudde abakulembeze bamawanga agakyakula nga Uganda ne Kenya nti bwebaba bagaala enkulakulana batekeddwa okukolagana nabakulembeeze be nono. Ssaabasajja okwogera bino abadde asisikanye abakulembeze baba Kikuyu okuva e Kenya nga bakulembeddwamu abakulembeze baabwe abenono basisinkanidde mu bimuli bya Twekobe.