Kadaga Yeesamudde Eby'okulendera

0
1071

Sipika wa palamenti Rebecca Alitwala kadaga mwelalikirivu nti gavumenti yandiremerwa okwanjulira palamenti yegwanga enongosereza mu byokulonda bye gwanga wadde kooti ensukulumu yalagira gavumenti okukola kunsonga ziino mubanga lya mwaka gguno gwoka. Kadaga ategezeza abazungu abalondola ebyokulonda aba European Union election observers ababade bamusoya ebibuzo ku palamenti nti wadde agezezaako okukola ogugwe ogwokujukiza gavumenti wabula esirise busirisi era temuddamu.

More News