KCCA vs Soana

0
280

Mu Liigi y’egwanga KCCA SOANA GOOLO EMU KUBWEREERE. Julius Poloto yajiteebye mu dakiika eye 65. MBALE. Ekisawe kiri mu mbeera mbi, emikutu egitwala amazzi ne Kazambi biyiwa mu kisaawe. Era bwokitukamu oyinza okulowooza nti lusaalu mwebalisiza ente.