Kirumira Bamuggyeeko Omusango Gw'okulya Rolex Yamunne

0
389

Kooti ya police eyongedde okujja emisango Ku Muhammad Kirumira omuli n’ogwokulya Rloex etaali yiye oluvanyuma lwoludda oluwaabi okubulwa obujulizi. Kooti era omusango gwokusiiwuukira empisa mu kooti esazeewo okuguvaamu nga ekitongole kyamateeka mu police kyakulonda akakiiko akalala akanawulira omusango guno.