Kitatta Yeegayiridde Bamutwale e Luzira

0
845

Kkootiy’amagye e Makindye egobye okusaba kwa Abdullah Kitatta mwabadde ayagalira kkooti emukkirize asibirwe e Luzira gyeyagyibwa so si mu nkambi y’amagye Kitatta ne banne abalala 11 bavunaanibwa omusango gwokusangibwa n’ebyambalo by’amagye nebyokulwanyisa ate nga talina lukusa