Lwakataka Yeefulidde Kayihura

0
957

Abantu abatulugunyizibwa Poliisi ku ku mulembe gwa Gen Karekayihura nga Ssaabadumizi beekozemu ekibiina mwebagenda okuyita okumuwalawala paka mu Kkooti nga bamulanga okukozesa obubi wofiisi ye nekitongole. Bino bizeewo nga Kayihura yakamala okugobwa ku bwa Ssaabadumizi bwa Poliisi ya Uganda olwebyo ebibadde bitatambula bulungi Pulezidenti Museveni byeyayise Kawukuumi