Minisita Namuganza ‘Alobye’

0
738

Entalo wakati w’abakulembeze mu gavumenti ya NRM ssi kipya anti tebaggwa Ku nenengaana. Olwa minister omubeezi ow’ebyettaka Persis Namuganza ne sipiika Rebecca Kadaga nalwo lukoledde nga luyira era bangi batandise obwama bwa tunaabiwulira. Kinajjukirwa nti ababaka abava mu bitundu by’e Busoga eggulo baavuddeyo nebalabula munisita Namuganza, nebamugana okuddamu okulinnya e Busoga era nebamugoba mu kabondo kaabwe. Ono olwaleero abaanukudde, mu bigambo ebikaawu ng’omususa.

More News