Nankabirwa Taliva mu Ky'abakyala

0
908

Ebyobufuzi mu Uganda byetaniddwa nnyo abakyala era nga abamu bali mu bifo ebigudiivu. Omu ku bakyala bano ye Ruth Nankabirwa ssentamu, Nampala wa Gavt era nga ye mubaka omukyala owa disteict y’e Kiboga. Nankabirwa ono bukya ava mu ssomero obulamu bwe buzze bwetoololera ku byafuzi. Zahra Namuli yawayizzaamu ne Nankabirwa.