Ofiisi Y'ebyettaka Eteredwawo mu Arua

0
372

Ofiisi y’ebyettaka mu Arua eyali yafuuka gannyana kyaddaaki etandise emirimu gyayo nga kino kiddiridde omulanga ogubadde gukubibwa abantu b’omu kitundu kya Westnile olw’okutindigganga eng’endo okufuna obuweereza obwekuusa ku ttaka.